Home
Page
Contact
Us
Make a Payment,
Methods of
Payment, Refund and Exchange Policies
Rosaries
subpages:
How to Pray the
Rosary
subpages:
Pictures
Main Page
subpages:
Curriculum
subpages:
Website
Terms of Use
License
Agreement
Sitemap
The Work of God's Children
|
Luganda Rosary Prayers
This language is also known
as Ganda.
This language is spoken by 3,016,000 people in the
Buganda Province, Uganda.
See also The
Work
of God's Children page for the illustrated version of
prayers
in this language.
Kitaffe ali mu ggulu / Our Father / Pater Noster
Kitaffe ali mu ggulu,
Erinnya lyo
litiibwe,
Obwakabaka bwo bujje,
By'oyagala bikolebwe mu nsi,
Nga bwe bikolebwa mu ggulu.
Otuwe leero emmere yaffe eya leero
Otusonyiwe ebibi byaffe,
Nga naffe bwe tusonyiwa
abatukola obubi.
Totutwala mu kukemebwa, naye otulokole mu
bubi.
Amina.
Kitaffe ali mu ggulu / Our Father / Pater Noster
Kitaffe ali mu ggulu,
Erinnya lyo
litiibwe,
Obwakabaka bwo bujje,
Byoyagala bikolebwe mu nsi,
Nga bwe bikolebwa mu ggulu.
Otuwe leero emmere yaffe eya buli
lunaku.
Otusonyiwe ebibi byaffe,
Nga naffe bwe tusonyiwa
abatukola obubi.
Totutwala mu kukemebwa, naye tulokole mu
bubi.
Amiina.
Mirembe Maria /
Hail Mary / Ave Maria
Mirembe Maria,
ojjudde
eneema,
Omukama ali nawe,
waweebwa omukisa mu Bakazi bonna;
ne
Yezu Omwana w'endayo,
nayye wa mukisa.
Maria omutukirivu,
Nyina
Katonda,
otusabire ffe abonoonyi,
kaakano,
ne mu
kaseera ak'okufa kwaffe.
Amiina.
Another version of
Mirembe
Maria / Hail
Mary / Ave Maria
Mirembe Maria,
ojudde nnema. Omukama alinawe. Gwe oli mubererevu ku
bakazi bwana, na
Yesu omuzadde gwo mutukirivu.
Maria mutukirvu
nyiana
wa
Katonga; otusabire ffe obononyi, kakano ne mukasera gwo
kuffa kwafe. Amiina.
Ekitiibwa kibe ekya
Patiri
/ Glory Be / Gloria Patri
Ekitiibwa kibe
ekya
Patiri,
N'ekya Mwana,
N'ekya Mwoyo Mutuukirivu.
Nga bwe
kyaliwo olubereberye, ne kaakano, na bulijjo,
Emirembe
n'emirembe.
Amiina.
Nzikiriza Katonda Patiri / The
Nicene
Creed / Credo
Nzikiriza Katonda
Patiri
omuyinza wa buli kantu
Omutonzi w'eggulu n'ensi.
Ne Yezu Kristu
omwana we ali amo yekka.
Ye Mukama waffe,
Eyali mu lubuto ku
bwa Mwoyo Mutuukirivu
N'azaalibwa Biikira Maria.
N'abonaabona
ku mirembe gya Ponsio Pilato.
N'akomererwa ku musaalaba.
N'afa,
n'aziikibwa, n'akka e Magombe.
Ku lunaku olwokusatu n'azuukira mu
bafu.
N'alinnya mu ggulu.
Atudde ku gwa ddyo ogwa Katonda
Patiri omuyinza wa buli kantu.
Alidda okulamula abantu abalamu
n'abafu.
Nzikiriza Mwoyo Mutuukirivu, n'Eklezia Katulika
Omutukuvu,
N'okussa ekimu okwa Batuukirivu, n'ekisonyiwo
eky'ebibi,
N'okuzuukira okw'emibiri, n'obulamu
obutaliggwaawo.
Amiina.
|